KABAKA NAMUWAMBA ALI NAMIBIA AKOLA BUSIBE YANYOOMA! M7 AMAZE NAYOGERA AMAZIMA

KABAKA NAMUWAMBA ALI NAMIBIA AKOLA BUSIBE YANYOOMA! M7 AMAZE NAYOGERA AMAZIMA
JOIN US AS WE BRING TO YOU ALL THE BREAKING NEWS AND ENTERTAINMENT DOCUMENTERIES FROM ALL CONNERS AROUND THE WORLD MOSTLY WHAT YOU NEED TO KNOW AND AND WE ARE COMITED TO SURVE YOU ALL OUR VIEWERS

Пікірлер: 340

  • @kaweesijohnpaul7280
    @kaweesijohnpaul728013 күн бұрын

    Where is the voice of the president talking about the detention of the King by himself M7 Please mutubalemu amagezi.

  • @namuddulydia2429
    @namuddulydia242914 күн бұрын

    Respect Lumbuye fred

  • @user-mc9jb6mb8t
    @user-mc9jb6mb8t6 күн бұрын

    Ebyappya mukyusa byaani bawumba tuntu mmwe. Oba temukyasobola mubiveemu mukyakumaki Kati ngamusikiina wa M7

  • @nagayijosephine8185
    @nagayijosephine81856 күн бұрын

    Whenever i see the current situation about our king ,i just remember m7's statement of "I will crash"

  • @kisakyedianamichelle4051

    @kisakyedianamichelle4051

    17 сағат бұрын

    There is also another video where he said" Sabasajja Sabasajja , ani Sabasajja" i am not shocked with what M7 is doing to the Kabaka now

  • @namuddulydia2429
    @namuddulydia242914 күн бұрын

    Respect katikiro Lumbuye your a great man

  • @b.ronnieee6862
    @b.ronnieee686213 күн бұрын

    Bataka mwe mutuswazizza nnyo, mugenda mutya ewo Munnyalwanda omugwira (refugee) abawe ettaka, Basajja bakulu kwebuza magezi.

  • @MuhammadMusa-fg8hh

    @MuhammadMusa-fg8hh

    13 күн бұрын

    I

  • @user-fm4wx3xj5c
    @user-fm4wx3xj5c14 күн бұрын

    Ayi Mukama Katonda waffe yambala obusungu bwo 😢😢😢😢omusajja ono nga atujooze Mukama ffe tetulina manyi tetulina mundu Mukama tulwanire ayi Katonda waffe 😭😭😭😭😭

  • @nyakaisikiaisha5979

    @nyakaisikiaisha5979

    14 күн бұрын

    Yatulwaniriradda naye ffe tuganye okusituka,ffe tulina okwambala obusuungu

  • @user-fm4wx3xj5c

    @user-fm4wx3xj5c

    14 күн бұрын

    @@nyakaisikiaisha5979 Mukama atuwe amaanyi naye kisuse banange

  • @julietkristensen8452

    @julietkristensen8452

    10 күн бұрын

    @@nyakaisikiaisha5979 Kituufu nnyo Mukama atwambaze obusungu tusituke nga tewali kyetutya😭

  • @BrianSsempala
    @BrianSsempala14 күн бұрын

    Banange tuwabire govt ya Namibia mu kooti yensi yonna.

  • @jkk4579

    @jkk4579

    13 күн бұрын

    This should be the next step...

  • @juniordance7566
    @juniordance756614 күн бұрын

    Abaganda temukyayina makulu nolaba Buganda bafuka kyenena abataka bagende kusabiriza munyarwanda ate nga bamusaba abawe kubyabwe bamasikini

  • @kwagaladoris8844

    @kwagaladoris8844

    14 күн бұрын

    Oli mutufu nnyo, Uganda ebonabona lwa baganda.

  • @AnnetKyamulabi-io2ge

    @AnnetKyamulabi-io2ge

    9 күн бұрын

    Ffena batufula basabirizi,naye

  • @nagayijosephine8185

    @nagayijosephine8185

    6 күн бұрын

    Okitegeera??🤔🤔

  • @nattallen
    @nattallen9 күн бұрын

    Kabaka akumibwa SFC ekulembelwa M7 kyova olaba bagenze bamusabe abakilizze balabe kabaka.

  • @jkk4579
    @jkk457914 күн бұрын

    Kibinyo kino omukazi omukadde Betty SSebugwaawo okuwemukira e bunyoro. How can you betray your Kabaka!!

  • @user-dm7nt7pz1i

    @user-dm7nt7pz1i

    13 күн бұрын

    Museven regim free uganda stop killing people from home and country tukoye

  • @natashanakaddu2181

    @natashanakaddu2181

    13 күн бұрын

    But she’s the auntie of nabagereka wat do you expect her todo

  • @jkk4579

    @jkk4579

    13 күн бұрын

    @natashanakaddu2181 We are observing the history of Vallians in the modern Kingdom time who our children will read about.

  • @AnnetKyamulabi-io2ge

    @AnnetKyamulabi-io2ge

    13 күн бұрын

    It's not news to some of us, because it's alagied that she is one of the three girls by then who poisoned Sir Edward Mutesa

  • @jkk4579

    @jkk4579

    13 күн бұрын

    @@AnnetKyamulabi-io2ge oh no 😢 very heart breaking, some sources say she got disgruntled because Edward muteesa refused to marry her

  • @thadeousturuho9770
    @thadeousturuho977013 күн бұрын

    Kabaka is to be blamed. Kabaka kicked out former Katikiro, and Kabaka appointed Mayiga, so he is to be blamed,

  • @namukwayasarah4679

    @namukwayasarah4679

    4 күн бұрын

    True that and he over stayed

  • @mudebojamed5092
    @mudebojamed50925 күн бұрын

    Kabaka wafe byali byoya byaswa era kabaka Ali wasi wa Central govt

  • @user-oi6dq5ex5e
    @user-oi6dq5ex5e6 күн бұрын

    Mukinuguke naye nolwamwe lujja kamulye mu KABAKA olukwe

  • @user-uq6su4yw7l
    @user-uq6su4yw7l3 күн бұрын

    Museveni ne mayiga batemu mwe twagara ssabasajja munsi ye nga muramu😭😭😭😭💔💔💔😭😭

  • @marriastellah4783
    @marriastellah478314 күн бұрын

    Gwe ki museveni twetaga kabaka waffe tolina kyotugamba manya womutira ogenda naye ekyo tetukiluma namu.

  • @marthanamusisi1476
    @marthanamusisi147613 күн бұрын

    Naye abaganda, mulibazibu nnyo nnyo ddala. Mwe kizibu kya Uganda.

  • @naisangaaisha1051

    @naisangaaisha1051

    13 күн бұрын

    True true dear batama

  • @florenceotim2393

    @florenceotim2393

    7 күн бұрын

    I wish I could like your comment 1000 times surely I would 🎉🎉

  • @tumukundeshannel8151
    @tumukundeshannel815114 күн бұрын

    Gwe gu joice,mayiga,m7 your days are numbered 😭😭😭😭😭

  • @KatongoleJulius-gv1zq
    @KatongoleJulius-gv1zq10 күн бұрын

    Lord knows

  • @user-ow6di5vq9c
    @user-ow6di5vq9c7 күн бұрын

    According to my observation,this man is presenting the bataka issues to the kabaka (now it m7) Jst imagine,hw can present issues of bataka to m7

  • @NakawesaAgnes-wf9mg
    @NakawesaAgnes-wf9mg14 күн бұрын

    Kale temugendayo kwongera Kabaka butwa mumuleke affe ebirwadde bye❤

  • @abelkwehangana6954

    @abelkwehangana6954

    15 сағат бұрын

    Bagambeko, abaganda mulya mululime nemuluzise. Singa m7 yali wakutta Kabaka eyo jyemugamba nti yawambibwa singa tanaffa? Naye mwetaaga kusoma security. Ebigambo byamwe byononye Uganda ate ffena tuyige okukola. Mukyalimu enkola ya (NDIGABANA KU BYAKITANGE) Olugero lutubulirira nti "NDIGABANA KU BYA KITANGE AFA BWAVU", ba jaja bebalugera. Gwekikosezza ansonyiwe. Naye tutereere mubwongo kimala.

  • @nagayijosephine8185
    @nagayijosephine81856 күн бұрын

    Wabula abataka namwe temututama mwagenze kunsonga ya kabaka muze mubyataka bwemuwana Wana m7

  • @user-mc9jb6mb8t
    @user-mc9jb6mb8t6 күн бұрын

    Naye lumbe gwe oliffa lumbeki?.kati oyo battakka mmwe mumunyonyolaki obusiru obubajjudde? Kati abattaka mwemusaba ettaka.Naye mmwe kale katonda alibalaba emisana nekiro

  • @Adakaborro-rm7nd
    @Adakaborro-rm7nd6 күн бұрын

    Basinika ebinyo how can m7 give our king the land gasiya

  • @Nakabuyesafinah-tg6pk
    @Nakabuyesafinah-tg6pk13 күн бұрын

    Imagine to request from omusenze obusenze naye mukama katonda you are above all situations.😭😭🙌🙏 guide our king in your hands.

  • @user-cs6px9xl2q
    @user-cs6px9xl2q14 күн бұрын

    Abataka namwe mwalya dda olukwe mukabaka. Kati entambula m7 jayagala okubawa bagende balabe gwe yasiba ku deal ki mpozi nga abatumye ku mwongera butwa !!!

  • @MukisaTrix

    @MukisaTrix

    7 күн бұрын

    bawagila museveni

  • @MelaniniUloauk
    @MelaniniUloauk13 күн бұрын

    M7 wefudde katonda.ook.God is watching uuuuuuuuuuuuuuu😢

  • @MariaReneMirembe-tx9xu
    @MariaReneMirembe-tx9xu10 күн бұрын

    Ensi ,nyini yo ye mukama Katonda.Buli omu Alina olunaku olwokusomoka and to face the almighty God,whereby each ones judgement takes place.

  • @hasiphahnajjemba713
    @hasiphahnajjemba71313 күн бұрын

    Wabula mukazi gwe nabosa otunula nga omusilu oli mukazi muganda naye 😢😢

  • @patricknjuba5053
    @patricknjuba505313 күн бұрын

    Shame- shame upon them,who told u everyone likes the Kabaka of buganda-katubasabire

  • @nansikombijane2591

    @nansikombijane2591

    13 күн бұрын

    ani akukase okwagala kabaka waffe? buganda eyagala kabaka wayo gwe atamwafala sigala ewamwe

  • @patricknjuba5053

    @patricknjuba5053

    12 күн бұрын

    Please look for the interview of katikiro semwogerere and.walusimbi it's on the u tube u gna know the number one enemy of buganda and I wonder how joyce.could make that.dicision

  • @nalwangahadijah128
    @nalwangahadijah12814 күн бұрын

    Yiiiiii, naye bataka mwe mukama katonda abasasire, mazima musazeewo mutunde ensi yaffe ewomugwiira???🤔🤔🤔 Kale #kabaka yatwagala naye ffe tulemedwa, wulila sebo yagamba oli ebyokwogera 😭😭😭 oba kati bàkubiraki engalo, Ayi beene tulemedwa okugwa wogudde😭😭😭😭😭

  • @julietkristensen8452

    @julietkristensen8452

    14 күн бұрын

    Nedda Katonda aleme kubasaasira, wabula abawe ekibonerezo ekisinga obubi bafe nga beyagula😭😭😭

  • @julietkristensen8452
    @julietkristensen845214 күн бұрын

    Nnabbosa Ssebuggwawo akoze kyamaanyi nnyo okutugumbula bakabaka baffe!!

  • @CalmCrocodileHiding-yg5fz

    @CalmCrocodileHiding-yg5fz

    14 күн бұрын

    Gwemalalo gwe kikazi gwe olistan

  • @CalmCrocodileHiding-yg5fz

    @CalmCrocodileHiding-yg5fz

    14 күн бұрын

    Ekikaazi ekyo kisirani naye kija kiwulila

  • @BunkeddekoFrancis

    @BunkeddekoFrancis

    14 күн бұрын

    Banange onomukazi Nabossa walumbe yenyiini twafadaaaaa !!!

  • @user-lq1vm3ge9o

    @user-lq1vm3ge9o

    14 күн бұрын

    KATONDA atta emyaka nabazaa entengontengo kutale kikazigwe Nnabbosa olikikolimo offe nga owunuuna

  • @NzisabiraTadeo
    @NzisabiraTadeo13 күн бұрын

    Naye kati ebyo bigatakoki kubuwanganguse bwa kabaka so sad 😭😭😭😭

  • @user-sz4cf9ug3e

    @user-sz4cf9ug3e

    13 күн бұрын

    Bali mukusaba byabwe nobatunuulira mbu etaka lyewatugulira hmmmm

  • @margaretsekinobe2428
    @margaretsekinobe24289 күн бұрын

    Kabaka yatuuka atya okugenda e Namibia. We respect you Comrade Chemical Ali Nabbosa u are the worst woman in the world!

  • @mabiriizifrank
    @mabiriizifrank13 күн бұрын

    Abataka babakubila pass kufuna sente , mbu babunye bugenda yona!!

  • @user-jt1ns5rd1n
    @user-jt1ns5rd1n5 күн бұрын

    Naye abataka mubeera mutya nga tebalina ttaka. Mutuswaaziza nemudda nemukatti.

  • @NansubugaNoeline-jc9zc
    @NansubugaNoeline-jc9zc13 күн бұрын

    Walai Kabaka kiki yesembereza omusoota gwa Sebugwawo.Naye nsaba abaganda tuteeke ekikoliimo ku family ya sebugwawo nabazukulu bbe

  • @RachealNambakire
    @RachealNambakire14 күн бұрын

    Anantu mayega temumayi jasula

  • @NarisiKayUg
    @NarisiKayUg10 күн бұрын

    Museveni musajja mugezi mwegendereze kumusembeza mubwakabaka bwa buganda,he is very smart president psychologically 😊😊😊😊 i think this plane of bataka might not reach Namibia safe.but anyway I likes president museven's humbleness in everything he do,he is indeed a blessed leader 😊😊😊😊

  • @NayebareScovia-m7v
    @NayebareScovia-m7v19 сағат бұрын

    Sure

  • @aishamukungu7199
    @aishamukungu71996 күн бұрын

    Nze nange i strongly refuse to bend low to museveni, apama like me, eyo mbwa yamunsiko afuge mwe nze namuviira eyo mbizzi.

  • @user-mc9jb6mb8t
    @user-mc9jb6mb8t6 күн бұрын

    Musenze omunalwanda battakka mmwe naye mujjakiraba.mbadde ntigwe mulaalo teri ttaka lyolitwalira mukutiya. Gera engero zabanalwanda vva muzabanankole

  • @aishamukungu7199
    @aishamukungu71996 күн бұрын

    Museveni ebyo abikola nnyo nnyo nnyo nnyo,,,,,, wabula twajjirwa nawookeera wo nyarwanda oyo. Shaaaaaa,,,,,, naye ye museveni yeyita ki??? Nze eyo mbizzi yamunsiko kunze sijja kusaba museveni kikafuuwe. Foolish idiot eyo ate banange muve mubyokusaga ku luno 2026 museveni temumuwa kalulu. Yezzeko yeka ku ntebbe. Naye peter mayega oli mubi nnyo nnyo nnyo nnyo. Ate ye nabagereka simutegeera imagine maama wa buganda omulamba. Okay mwebale kuwamba kabaka waffe tusiimye mufuge mpaka lwemuliffa. Naye obote yaffa namwe mujja kufa

  • @harriet7303
    @harriet730314 күн бұрын

    # Free our kabaka

  • @chanjo4549
    @chanjo454914 күн бұрын

    Ka Munyarwanda Tutsi refugee ka M7, KAWAMBYE buli kantu konna mu ggwanga lyaffe Uganda.

  • @b.ronnieee6862
    @b.ronnieee686213 күн бұрын

    Ssekannyolya sebo Tuyambe, Ono gasiya wamawulire abamu tetwagala kutuwulira.

  • @user-sd5we4qw1o
    @user-sd5we4qw1o14 күн бұрын

    But this Bataka why don’t you ask why this man is paying you. What’s the money for if you are losing your kingdom.

  • @nightallen4704
    @nightallen470414 күн бұрын

    Abatakx abakopi

  • @WalireAbdu
    @WalireAbdu13 күн бұрын

    Ecclesiastes 3:1_7 do reach you will get the answer, only time

  • @user-dq1su4nn5j
    @user-dq1su4nn5j13 күн бұрын

    The reality kabaka is not a prisoner,bro use the truth

  • @kyagabajoseph9058
    @kyagabajoseph905813 күн бұрын

    Wabula tulabye banange 😭😭😭

  • @mayanjaswidiki7209
    @mayanjaswidiki720912 күн бұрын

    Naye banange abantu tukuza mitwe nga mare, imagine wurila ogukazi ogukulu

  • @juniordance7566
    @juniordance756614 күн бұрын

    Abaganda mulabye nobusiru mulinga abakolimire oyo omukazi joice bagala tayina njawulo namalaya ate namwe abataka mwafuka mbizi zamutale museveni omutemu atayagala buganda gwemunyonyola

  • @user-lq1vm3ge9o

    @user-lq1vm3ge9o

    14 күн бұрын

    Gamba ffe nga abaganda nawe tewejamu simanyi obagwe oliwagwaki anyway

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w13 күн бұрын

    Naye Nabbosa akolimirwe ne family ye yonna mbwagwe nakadaali kebakuwa kakwokye

  • @Kamandenamande
    @Kamandenamande13 күн бұрын

    Oyo omusajja Mayigga. Twabaggamba yeyagya mubwakabaka okubusanyawo. Katti obwakabaka bwa m7 buyingidde mwanga mubujjuvu. Katti Anni agenda okubera emomboze mu Hutu buganda dynasty. Katti olaba lwaki kyagulanyi alwana kyagulanyi.

  • @jessicakaziba9520
    @jessicakaziba952013 күн бұрын

    Naye mukazigwe, Kabaka wabwe a Baganda. Era ettekka lye yabagulira era yaligula kwa ani e mengo Mulimba ani era mubuzabuza ani

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w13 күн бұрын

    Konna obuuso bunoonya ani gwenzirako okutta kubano 😢😢😢

  • @user-gs5bu9qt5y
    @user-gs5bu9qt5y14 күн бұрын

    Naye nabosa sebugwa Joyce ngo owemusenyo kikazigwe kabaka ddala mwamuwambiraki mbwamwe etaka lya kabaka njagala museveni lye yabagulira mwe abataka yaligula kwani nga taka lyabakaba ate eryamwe rye babaguza kino ekisajja kyekyani ekiri mukwogerera abataka

  • @janeabaggalatiya393
    @janeabaggalatiya39314 күн бұрын

    Abaganda temubongoota😢😢

  • @nyakaisikiaisha5979

    @nyakaisikiaisha5979

    14 күн бұрын

    Ffena,not only baganda mkn we shd wake up b4 ts too late

  • @user-tm8if5ls6t
    @user-tm8if5ls6t14 күн бұрын

    Kalle Ssebbo Mukama akutwale Muggenna

  • @juliusnsubuga8436
    @juliusnsubuga84364 күн бұрын

    twagala kabaka waffe gwe Ka museveni

  • @ndagireharriet9622
    @ndagireharriet962213 күн бұрын

    Omukazzi omukulu yii banange !! Your time will tell

  • @user-wv1mq7dj7q
    @user-wv1mq7dj7q13 күн бұрын

    Free kabaka

  • @dakenssamson2762
    @dakenssamson276214 күн бұрын

    Look at the empty heads of your clan leaders

  • @user-vc5vl4zw8n
    @user-vc5vl4zw8n14 күн бұрын

    Abataka mwalidde obutwa

  • @johnspridon7040
    @johnspridon704011 күн бұрын

    Ugandans be wise

  • @aneetaneet4331
    @aneetaneet433113 күн бұрын

    MUSEVEN AND MAYEGA TWAGALA KABAKA WAFFEEEE

  • @simonpeter4371
    @simonpeter437114 күн бұрын

    Thursday June 13th 2024 Where is His Highness the Kabaka of Buganda? HER HIGHNESS SINCE WHEN DIS SHE BECOME HER HIGHNESS?

  • @safinakisegere9379
    @safinakisegere937914 күн бұрын

    Abataka mwena abagenze ewa M7 musana kuffa okugenda okulya Mukabaka olukwe nga mweyita abaganda ne Nabossa nakulembela nga bweyakulembela okutta Mutesa kati Amaliriza ne Mutebi , naye nawe lulituka okuffa buli omu okuffa wakukyambala. Translent to English

  • @NansubugaNoeline-jc9zc
    @NansubugaNoeline-jc9zc13 күн бұрын

    😢😢😢😢sagala nakubiraba coz akasajja kamanyidde sabasajja

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w13 күн бұрын

    😂😂😂😂 eno speach ya m7 yabadde yabagezi yokka 😂😂😂 banange kati ffe tugenda okufuuka abalaalo 🤔🤔🤔 kyokka engalo zibwatuka zitya 🤣🤣🤣🤣🤣 ebisajja bino ebikulu bisiru😢😢😢😢

  • @user-vh7pb7gx8u
    @user-vh7pb7gx8u13 күн бұрын

    Kale Uganda entamye mpulira 🙆 njagala biffe byonna ebyoo ebitaka😢

  • @namuddulydia2429
    @namuddulydia242914 күн бұрын

    mayiga, m7, Nabagereka twagala kabaka waffe

  • @agneskarungi-so8vr
    @agneskarungi-so8vr13 күн бұрын

    Ohh my God, so sad

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w13 күн бұрын

    Obunkenke tubuteeke ku Namibia emubagobyeyo

  • @user-ut2zv5ux4n
    @user-ut2zv5ux4n13 күн бұрын

    museveni yabagamba tatya bigambo bana Uganda musobola kwogera mujja kwogera nga abamalawo

  • @MsGratefulgal
    @MsGratefulgal14 күн бұрын

    Jjajja, Bbaffe tumumanyi tawaanyisibwa. Katonda yatugabira 🙏🏿

  • @habiibahkabenge8627
    @habiibahkabenge862713 күн бұрын

    Hmmm kyoka bambi ojakusasula m7

  • @NankabilwaCissy
    @NankabilwaCissy13 күн бұрын

    Mwe bananyinii ttaka kyoka mwe musamba etakka😢😢

  • @MubiruSiraje-ov9vp
    @MubiruSiraje-ov9vp13 күн бұрын

    Siriwaliramuli name okozesa emitwe egitakwatagana kuba oyagala likes

  • @namwanjaivan6954
    @namwanjaivan695413 күн бұрын

    Freedom is coming

  • @restyk19
    @restyk1913 күн бұрын

    Free our king

  • @juniorgaliwango9051
    @juniorgaliwango905110 күн бұрын

    Abalokole marimba me mutusibyeko museveni.

  • @user-wc1ks6yh9j
    @user-wc1ks6yh9j14 күн бұрын

    Gwekakazi ajatunuranha omulambo tunda ensi yafe eri omufwira oyo eyaja awunyawunya omurwanda

  • @user-dm3yo7zg7t
    @user-dm3yo7zg7t14 күн бұрын

    Obwakabaka bwaba buganda ababulimu bebasinga obulwanyisa Katia fe abakopi tukoletutya

  • @ev.moseslubega2350
    @ev.moseslubega23506 күн бұрын

    Eno biizi ki? Banange eyogeera mbu batugulira ekatta!

  • @sharonkeyi9080
    @sharonkeyi908013 күн бұрын

    Kati museveni ye yaguuse kabaka kale bambi katonda saaba abaswazze

  • @emmanuelssekamatte5464
    @emmanuelssekamatte546414 күн бұрын

    Mweba ssebuggwawo tubagayiridde ekitiibwa kya buganda mwakisangawo

  • @user-lt2vp7de6n
    @user-lt2vp7de6n12 күн бұрын

    Mbu obuganda tebulina maanyi na security 😢abataka balinga nebbi how could they go to m7 the real killer they all betrayed Buganda 😢

  • @FrankMugisha-rz4og
    @FrankMugisha-rz4og14 күн бұрын

    Mwarya emere nimunwa soda nimwerabila buganda nairobi

  • @JibrilSaka-qe2nl
    @JibrilSaka-qe2nl2 күн бұрын

    Yiiiiiiiiiii mpulila okuyita musimu

  • @djmanbrayo
    @djmanbrayo13 күн бұрын

    Naye banange m7 etaaka lya kabaka ate lyabagulila????😢😢😢😢

  • @nagayijosephine8185

    @nagayijosephine8185

    6 күн бұрын

    Olemwa kyoka nabataka balimukwekiriranya mbu beyanza ebyekisiru

  • @ToureSpeenBin111
    @ToureSpeenBin11114 күн бұрын

    museveni talina kumanya byabuwangwa byaffe...ssimuganda ate ssi ye kabaka waffe

  • @SentRash
    @SentRash13 күн бұрын

    what a shame

  • @user-vc5vl4zw8n
    @user-vc5vl4zw8n14 күн бұрын

    Museveni abamaze

  • @moshmwango6994

    @moshmwango6994

    14 күн бұрын

    Wapi tajja kumalako

  • @tmekanisi431

    @tmekanisi431

    14 күн бұрын

    Temwelimba, Museveni n'abanyarwanda be WILL PAY FOR THIS.

  • @Kamandenamande
    @Kamandenamande13 күн бұрын

    Katti mukyayagala okwegatta kumikolo gyamayigga. Eyawamba kabaka netubanja nebattuvuma. Kale Mayigga mpugga Abbeddi. Bwebalibagala okukola kyagulanye. Banange Uganda 🇺🇬 is gone 😭😭😭😭Uganda is bleeding 🩸🩸🩸🩸🩸banange.

  • @user-if8wd8gm8f
    @user-if8wd8gm8f13 күн бұрын

    Ebyo m7 nebanne byayagala ngabamwegayirira yiiiii Allah Uganda nobuganda byasanawo daaaaa

  • @sekyewaibra2489
    @sekyewaibra248913 күн бұрын

    Abaganda bakuno ani yatuloga

  • @user-dj4ou3cp6l
    @user-dj4ou3cp6l11 күн бұрын

    Wabula banange hooooo.manyinga.stani.hooooooooooooo

  • @delightharriet1711
    @delightharriet171113 күн бұрын

    Hypocrisy hypocrisy hypocrisy

Келесі